Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Kayihura azzeemu okukuba akakiiko ka Palamenti ekimmooni

August 17, 2016 · Mubiru Ali

Aduumira Police mu ggwanga General Kale Kayihura n’omulundi ogwokubiri talabiseeko mu kakiiko ka Palamenti.

Kayihura leero abadde waakulabikako mu kakiiko ka Palamenti akalera eddembe ly’obuntu annyonyole ku bikwata ku Police okweriisa enkuuli ng’etulugunya abantu abatali bamu.

Akakiiko kano kakulirwa omubaka akiikirira Disitulikiti y’e Mitooma Jovia Kamateeke era nga Ekibinja ekirabiseeko eri akakiiko kano kikulembeddwamu Amyuka IGP Edward Ochom ategeezezza akakiiko nti Kayihura ali bweru wa ggwanga ku