Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 233 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Kawooya wakudda ku poliisi nga 13 November

November 1, 2018 · Mubiru Ali

Yusuf Kawooya eyalabikira mu katambi nga awumizibwa ab’ebyokwerinda n’ebigala by’emmundu Poliisi eyongezaayo okweyimirirwa kwe okutuusa nga 13 omwezi ogujja. Bannamateekabe, wabula bagamba nti bakutwala gavumenti mu kkooti emuliyirire olw’ebyo ebyamutuusibwako.
Ono aziddwayo ku kitebe kya Special Investigations Unit. Ono agamba nti yakubwa nnyo era agamba nti akyawulira obulumi bungi mu mbiriizi ne mugongo saako n’okutu okwaddyo okwaziba wabula nga agamba nti abasawo bagamba nti ajja kutereera mpola.