Kavuma Ivan abadde agabibwa okuba nti yadduse era abasawo bamunoonya avuddeyo nalajanira Dr. Jane Aceng wamu ne Ministry of Health- Uganda okuvaayo bamukebere kuba ali mu Ddwaliro ne Mukyala we wamu n’omwana waabwe ow’emyezi 8 eyazuuliddwa nti mulwadde naye abasawo mu Ddwaliro e Mulago tebabafaako.

Menu