Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 56 listening Simba FM Live

Katweyozeeko enaku gwekiruma genda offe

July 12, 2018 · Mubiru Ali
Aziz Magically ne Monalisa Katonda yalibawula abagalana bano enaku eziyise entono bagobwa mu Hotel mwebali basula n’owa Special Hire eyali abavuga nabasulawo. Oluvannyuma lw’omuzira kisa okubayamba omwabadde okugulira Monalisa Air ticket addeyo ewabwe wamu ne Aziz okumuwa ssente okusasula amabanja, balabiddwako nga bajooga ssente.