BREAKING NEWS
Observer: Focus turns to Ghana, DR Congo Observer: Uganda, Burundi proudly represented through Australia at World Cup MBU: I thought I was too cool to get HIV – MC Kats reveals mystery MBU: King Saha announces 2026 concert at Kololo Independence Grounds Red Pepper: HUGE SCANDAL! Newplan Boss Omulen Cited In Fake Money Racket As 11 Are Caged Over Sh11bn ‘Industrial Park’ Land Scam Red Pepper: WAKISO DISTRICT IMPUNITY! Fired Worker Wins Sh36m Court Payout East News: SFC Soldiers Pick Up Former Kampala City Mayor, Elias Lukwago East News: Kabanda Sacked as PLU Secretary General Pulse Uganda: Lukwago taken from home by security operatives Pulse Uganda: Nigerian producer ePianoh urges more collaborations with Ugandan artistes

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Katuntu ne banne bali mukattu

IGG Irene Mulyagonja Kakooza avuddeyo nategeeza nti agenda kutunula mukwemulugunya okwamuweereddwa ku Babaka abamu abatuula ku kakiiko ka COSASE okuli Abdul Katuntu ne Among Anita okuba nti ate be Bannamateeka ba Dr. Sudhir Rupareria era nga baamusisinkananga kumpi buli lunaku, Hon. Elijah Okupa ne Hon. Odonga Otto okusisinkananga ne Sudhir wamu ne Mutabani we, Ababaka abatuula ku kakiiko kano okuba nga bafuna ensimbi okuva ewa Sudhir, Katuntu okuba nga y’omu kubaali babanjibwa Global Trust Bank nga yali emubanja obukadde 180 nga ate amabanja zezimu kunsonga ezagigazzaawo, Gavana wa Bbanka enkulu okulagira Katuntu aweebwe obukadde 400 zatayanjula mu kakiiko, Gavana Mutebire kigambibwa yafuna ekyojamumiro kyabukadde bwa Ddoola okuva ewa Sudhir, wamu n’ebigambibwa nti Dr. Twinemanzi ne banne basomoreranga Sudhir ebyaama by’akakiiko.
IGG alagidde ekitongole kya ISO okulondoola ensonga zino

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply