Breaking
News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde News: Omubuka akiikirira Nyendo-Mukungwe mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon. News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 299 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

katuntu awaddeyo offisi eri munyagwa

February 26, 2019 · Mubiru Ali

Abadde Ssentebe w’Akakiiko akavunaanyizibwa ku kulondoola emirimu gy’ebitongole bya Gavumenti aka COSASE era nga ye Mubaka akiikirira Bugweri County, mu Bugweri Disitulikiti Abdu Katuntu yawaddeyo Offiisi eri Ssentebe omupya eyamudidde mu bigere era nga ye Mubaka akiikirira Kawempe South Mubarak Munyagwa.
Katuntu yasabye Munyagwa okukola ku nsonga ennyingi ezetaaga okunoonyerezaako naddala ebitongole ebyo ebiweebwa ensimbi ennyingi. Munyagwa yeyamye okukolera awamu nabuli omu ali ku kakiiko mu ngeri ey’amateeka.