Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,679 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

katuntu awaddeyo alipoota ya cosase

February 21, 2019 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akalondoola ebitongole bya Gavumenti aka COSASE kamalirizza okunoonyereza kwako era bwekatyo nekakola Alipoota eyawamu era nga olunaku lw’eggulo bwekatyo nekagiwa omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Kadaga.
Eno esuubirwa okwanjulirwa Palamenti olunaku olwaleero era etandika okukubibwako ebirowoozo.
Wabula okuva eri Ababaka abatagadde kwatuukiriza mannya gaabwe batutegeezezza nti Alipoota eno efulumiziddwa eri emu era nga eno ye Alipoota eyabangi era nga Ababaka 28 ku abo Ababaka 30 abatuula ku kakiiko kano bakiriziganyiza ku Alipoota eno nga bwegenda okulabika.
Kale katulindirire tulabe Alipoota eno bwenefaana?! Ggwe wesunga ki mu Alipoota?!