Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 565 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Kattikiro akubirizza abantu ba Ssaabasajja okulima emmwaanyi

July 23, 2019 · Mubiru Ali
#Emmwanyi terimba; Katikkiro Charles Peter Mayiga yatuuse e Kabula okukubiriza abaayo okwettanira okulima emmwanyi. Akawungeezi k’eggulo yalambudde eddundiro ly’omubaka akiikirira Kabula, Hon. Kakooza James. Yamulaze ennunda y’ente ey’omulembe okusobola okuzifunamu ekiwera.
Katikkiro yakubirizza abantu ba Buganda okwenyigira mu kulunda nga bwemalima kibasobozese okwekulaakulanya.