Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 202 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Katikkiro yetabye mu mmisa y’amazuukira

April 4, 2021 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nneetabye mu mmisa y’Amazuukira e Lubaga era ne ntuusa obubaka obukubagiza eri ab’enju y’omugenzi Ssaabasumba Dr Cyprian Kizito Lwanga wamu ne Kereziya.
Abadde mulwanyirizi wa ddembe ly’abantu kayingo ate era tubadde tutambula ffenna mu kawefuube w’okuzza Buganda ku ntikko.”