Katikkiro yeetabye mu kusaba kwa Ssekukkulu e Lweza ku St. Joseph’s Parish

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Katikkiro yeetabye mu kusaba kwa Ssekukkulu e Lweza ku St. Joseph’s Parish nakubirizza abantu okugenda okulonda, ate balonde abantu abanaakulaakulanya eggwanga. Agambye nti eby’obufuzi ssi kazannyo ng’abamu bweboogera, “Eby’obulamu, eby’enjigiriza, tebisaanamu muzannyo kubanga byebintu ebisinga okuyamba abantu

Agambye nti amawanga mangi okuli USA, Ghana, balonze abakulembeze abapya naye tewabaddeyo kuyiwa musaayi nga bwekiri wano e Uganda, naagamba nti lwaki Uganda terabira ku mawanga ago.

Bwana mukulu wa Lweza Rev. Fr. Ssewanyana yakulembeddemu okusaba

Share.

Leave A Reply