Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 478 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Katikkiro Mayiga avumiridde ebikolwa bya Poliisi

November 19, 2020 · Mubiru Ali
Tuvumirira okutulugunya/okutyoboola abavuganya ku bwa pulezidenti n’obukiise mu palamenti. Ettemu, omukka ogubalagala n’ebikolwa ebyobukambwe biteekwa okukomezebwa kubanga byongera kutabangula ggwanga.
Obulwadde bwa COVID-19 bwa mutawaana naye ekyo tekitegeeza nti abatagendera ku mateeka g’abasawo balina okuyisibwa ng’ensolo: okukubwa; okusibwa n’okumalibwako eddembe byonna bimenya mateeka.
Gavumenti tesaana kumenya mateeka nga yeekwasa COVID-19.
Kyokka tuddamu okukubiriza abantu bonna okwongera okwewala COVID-19.