Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 419 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Katikkiro Mayiga atongozza oluyimba lw’ekika ky’e Kinyomo

January 28, 2018 · Mubiru Ali

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atongozza oluyimba lw'ekika ky'e Kinyomo. 

Katikkiro asinzidde Buddu ku butaka era awali embuga enkulu ey'ekika kino ku mukolo ogw'okulamaga ku butaka bw'ekika  era nga asoose kulambula mbuga ya Kawannaku esangibwa e Kyasa awali embuga enkulu ey'ekika kino. Mayiga oluvannyuma agguddewo ennyumba y'ekika ezimbiddwa bazzukulu ba Nakigoye nga bayita mu nkola y'okusonda kamu kamu ate olwo n'asimba omuti gw'ekijjukizo  ng'akabonero k'okukuuma obutonde bwensi.