Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 381 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Katikkiro Charles Peter Mayiga yatongozza emisinde gyAmazaalibwa ga…

February 19, 2026 · Radio Simba

Katikkiro Charles Peter Mayiga yatongozza emisinde gy’Amazaalibwa ga Kabaka 2026 n’akowoola Obuganda okugula emijoozi ng’obudde okuwagira eddoboozi lya Ssaabasajja Kabaka ery’okulwanyisa mukenenya.
Emijoozi gyatuuse dda mu Ggwanga era gitundibwa 25,000/= zokka. Emisinde gigenda kubaawo ku ssande nga 12/04/2026.
Katikkiro Charles Peter Mayiga, Omumyuka Asooka owa Katikkiro era Ssentebe w’enteekateeka y’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka Owek. Twaha Kaawaase Kigongo, Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Baminisita ba Kabaka, Bannamikago abakukembeddwamu Airtel Uganda, n’Abakungu ba Kabaka okuva mu bitongole ebyenjawulo batuuse mu luggya mu Bulange mu nteekateeka y’okutongoza emisinde gy’Amazaalibwa ga Kabaka 2026.
#ffemmwemmweffe
#kabakabirthdayrun2026
#EndAIDS2030

Radio Simba News