Breaking
News: Olutindo -Kakande- Balaam ne Nameere kyebaliko tebakitegeera, bali mu excitement, ebya Kivumbi bibi News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya wamu ne Bannamateeka ba Hon. News: Abakungu ba Gavumenti, Baminisita wamu nAbabaka ba Palamenti betabye mu lutuula lwa Palamenti enkya yaleero okukuba eriiso evvannyuma wamu
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Katikkiro Charles Peter Mayiga Omujulizi Karoli Lwanga yayokebwa nga 3 June 1886 awo awaazimbibwa ekiggwa kyAbajulizi e Namugongo. Abajulizi

June 3, 2026 · Radio Simba

🗳️ Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Omujulizi Karoli Lwanga yayokebwa nga 3 June 1886 awo awaazimbibwa ekiggwa ky’Abajulizi e Namugongo. Abajulizi Abakatoliki bali 24.
E Nakiyanja ye wattirwa Abajulizi abasinga obungi. Abapolositante bali 23.
Nga tukuza olunaku lw’Abajulizi, n’Obukirisito, tujjukire Ssekabaka Muteesa I, eyayita Abasomesa/Abaminsane (era Nnakazadde wa Uganda), ate ne Ssekabaka Mwanga II, eyatta abasomi ng’alwanirira ensi ye, kyokka ate awo n’asiga Obukirisito mu Uganda.”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News