Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 240 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye

August 20, 2026 · Radio Simba

🎵 Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nsisinkanye abaami b’eggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ez’enjawulo naddala engeri gye balina okutambuzaamu obukulembeze bwabwe basobole okuweesa Kabaka ekitiibwa wamu n’okukola ebyo ebinazza Buganda ku Ntikko.
Mbasabye okwongera okukuuma ebintu bya Kabaka; Embuga mwe bakolera emirimu, ettaka n’ebintu ebirala bingi bireme kutwalibwa abatamanyaŋŋamba.
Abaami tubasuubira okwongera okunnyikiza enteekateeka ya Situla Omutindo, Ente ya Kabaka, Oluwalo, n’endala.”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News