Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 957 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo ku bukambwe obukozesebwa…

November 27, 2025 · Radio Simba

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo ku bukambwe obukozesebwa Uganda Police Force: “Nziramu okukubiriza Poliisi n’ebitongole byebyokwerinda okukuuma emirembe wamu n’amateeka mu ngeri etali yabulabe era etaliimu kyekubiira mu kaseera kano akokulonda.
Si kyabwenkanya okuwera abawagizi okutambula mu luseregende. Enkungaana zebyobufuzi, si nkungaana za kusaba nti abakiriza bagendayo mu bukakkamu!
Enkungaana zebyobufuzi zikolebwa kusanyuka. Bwotunuulira ebyentambula bya Uganda (booda booda) tosuubira bawagizi kugenda webakubye nkungaana mu kasirise.
Mufube kulaba nti abawagizi tebalumya balala.
Amasasi, omukka ogubalagala, embwa! Bino byonna bltebyoleka Uganda nga ekkula lya Afirika.”
#ffemmwemmweffe
#ugandadecides2026

Radio Simba News