Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abawagizi ba National…

December 15, 2025 · Radio Simba

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abawagizi ba National Unity Platform okusengejja bye boogera ku mitimbagano bireme kubalondoola mu myaka gy’obukulu.

“Abavubuka abanaatujuna baasana okwewayo okuyiga ne bye boogera ku mitimbagano ba byogere n’obuvunaanyizibwa. “Oyinza okwogera ekigambo leero ne kikufiiriza obukulu mu myaka kkumi okuva kati”, omuntu bwakola ensobi kimugambe naye tomuvuma kufaanana zzike, osobola okwogera ensobi y’omuntu nga toyogedde ku nnyina, mukyala we oba omwana we” Katikkiro bw’ategeezezza. Abageredde olugero, ‘Emmeeme etafumba bigambo ekwogeza munno kyatalyerabira’.

Bino Katikkiro abyogeredde mu bawagizi ba National Unity Platform, abakulembeddwamu President w’abwe Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu, abakyadde e Bulange okuwoza olutabaalo lw’okunoonya obululu nga bwe liyimiridde.

Entanda ya Katikkiro agyesigamizza ku nsonga ssemasonga ettaano, omuli; Okukuuma okutaasa n’okunyweza namulondo, okugaba obuyinza mu nkola ya federo, okukuuma ettaka n’ensalo za Buganda, okukola obutaweer

Radio Simba News