Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 977 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Katikkiro Charles Peter Mayiga Amawulire gokuffa kwOmukama Oyo Nyimba Kabamba Rukidi IV, gankubye enccukwe.

August 28, 2026 · Radio Simba

🗳️ Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Amawulire g’okuffa kw’Omukama Oyo Nyimba Kabamba Rukidi IV, gankubye enccukwe.
Amawulire gano nagafunye okuva ku Omuhikirwa wa Tooro, Calvin Armstrong Rwomiire akawungeezi k’eggulo era nentegeeza Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.
Kabaka akubiriza Abantu b’e Tooro okusingala nga bali bumu mu kaseera kano. Buganda eri wamu n’abantu b’e Tooro, ne Bannayuganda bonna mu kaseera kano akokunyolwa.”
Gutusinze Ayi Ssaabasajja, twakuumye bubi.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News