Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Katikkiro Charles Peter Mayiga aguddewo mu butongole ttabamiruka wa Buganda Bumu European Convention BBECO ayindira mu Berlin ekya Germany mu

May 23, 2026 · Radio Simba

🗳️ Katikkiro Charles Peter Mayiga aguddewo mu butongole ttabamiruka wa Buganda Bumu European Convention BBECO ayindira mu Berlin ekya Germany mu Global Event Center.

Mu bubaka bwa Maasomoogi, asiimye enteekateeka ya ttabamiruka gy’agambye nti eyamba abantu okutambulira awamu ng’abaana ab’enda emu, era yebazizza bonna abeetabye mu ttabamiruka ono wamu n’abakulembeddemu enteekateeka.
Bya Nasser Kayanja

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug