Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Strategic Govt investment vs stategic family investment! Uganda Ggwanga oba? News: Katikkiro Charles Peter Mayiga abadde Mutundwe, awazimbibwa ekitebe kyEkika kyOmutima. News: Bannakoodikoodi batuuse ku lusozi Kagulu mu Disitulikiti ye Kamuli.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 66 listening Simba FM Live
News

Katikkiro Charles Peter Mayiga abadde Mutundwe, awazimbibwa ekitebe kyEkika kyOmutima.

November 14, 2026 · Radio Simba

🗳️ Katikkiro Charles Peter Mayiga abadde Mutundwe, awazimbibwa ekitebe ky’Ekika ky’Omutima.

Agambye nti musanyufu nnyo okulaba ng’Ebika mu Buganda bisituse okuzimba ebitebe byabyo.

Annyonnyodde nti mu mulembe guno Omutebi, eby’obuwangwa tebikyuka, naye birina okutambulira ku mulembe oguliwo naddala okwenyigira mu bikulaakulanya ekitiibwa kyabyo.

Akakasizza Ab’omutima ne mikwano gyabwe nti ssente zonna ze bawaayo zizimba kitebe kya Kika, era tewali n’emu egenda kuliibwa.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News