Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 819 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Katikkiro atuuse e Kasanda mu Ssaza Ssingo okwetaba ku mukolo gw’okuggulawo Keleziya empya

February 13, 2022 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga atuuse e Kasanda mu Ssaza Ssingo okwetaba ku mukolo gw’okuggulawo Keleziya empya ey’ekigo kye Kkungu.
Omusumba we Mityana Bishop Anthony Zziwa yakulembeddemu ekitambiro kye mmisa.
Katikkiro awerekeddwako Minisita wenkulaakulana y’Abantu era avunaanyizibwa ku byenjigiriza n’ebyobulamu Oweek Dr. Prosperous Nankindu Kavuma, Minisita omubeezi owa Gavumenti ez’ebitundu Oweek Joseph Kawuki, Mukwenda D. Nantaggya n’omumyukawe Muky Nasseremba, Kasujju Mark Jiingo Kaberenge II, Omuk. Patrick Ssembajo, n’abakungu abawerako.