Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 127 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Katikkiro atongozza omukago

March 1, 2019 · Mubiru Ali

Katikkiro atongozza omukago wakati w’obwakabaka n’ebibiina okuli; Dwelling Places, nekya, Just Clean It. Aba dwelling Places bakola ku nsonga z’okujja abaana ku nguudo, ate Just Clean It, bayoola kasasiro mu bitundu bya Kampala eby’enjawulo omuli ne Kasokoso ekiriraanye Olubiri lwa Beene e Kireka. Minisita w’obulimi, Ettaka n’obutonde Oweek Mariam Mayanja Nkalubo, wamu n’oweek Prosperous Nankindu bebataddeko omukono kulw’obwakabaka.