Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 326 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Katikkiro atandise okulambula abalimi b’emmwanyi e Buweekula

February 20, 2024 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Ntandise okulambula abalimi b’Emmwanyi, era nsookedde wa mulimi Kayengere John ku kyalo Kyetume mu Ggombolola ya Ssaabagabo Kasambya era ono alina yiika 26 ezemmwanyi.
Omukulembeze omutuufu atuuka ku bantu, tatuula mu woofiisi mwokka, era nsaba abakulembeze babeere eky’okulabirako eri abantu be bakulembera nga bakola ebyo byebaagala abantu bakole.”