Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Katikkiro asisinkanye Ambassador wa Germany
July 7, 2020 · Mubiru Ali
Albrecht Conze Ambassador wa Germany abadde mu Uganda okumala emyaka 3 nga kati agenda kudda ewaabwe era bagenda kuweereza omulala.
Ng’obwakabaka tukolagana n’Ekitebe kya Germany ku ludda lw’Eby’Obulimi n’Eby’Enjigiriza.
Ambassador ne Katikkiro bakkaanyizza enkolagana eno yeyongere.