Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 214 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Katikkiro asisinkanye abavubuka ba Buganda mu mambuka

October 16, 2023 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nsisinkanye abavubuka ba Buganda abali mu matendekero ag’enjawulo mu bitundu by’e Acholi, Lango, Teso ne Bugishu leero ku Gulu University ne mbakubiriza okunywerera ku bwangwa bwabwe.
Mbasabye bakolagane bulungi n’abantu be babeeramu, ate bayige olulimi.
Mbasabye bakole ebyabatwala e Gulu naddala okusoma ebitabo bamaleko ate obuyigirize bubayambe okwongera okutegeera obuwangwa n’ennono zaffe.
Twagala nnyo abavubuka abali mu ttendekero eno balye obukulembeze, kubanga awatali bukulembeze tewaba kugenda mu maaso.”