Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 612 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Katikkiro asisinkanye abakulembeze abalonde ab’e Mityana

April 28, 2021 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; Nsisinkanye abakulembeze abalonde aba District y’e Mityana bwebaze okukiika embuga.
Mbakulisizza okuwangula akalulu era mbakutiidde baffe nnyo ku bantu nga bakola n’okwagala ate babeere besigwa.
Mbagambye basookenga kwetegereza nsonga si kwogera ku buli ekiguddewo.
Baguze satifekeeti ya bukadde obusobye mu butaano (Shs5m).
Bawerekeddwako Omwami w’Essaza Busujju, Kasujju Mark Jjingo Kaberenge II. Mwebazizza nnyo okolagana n’abantu ababuli langi mu by’obufuzi.