Katikkiro asisinkanye abaami b’Amasaza, n’Abamyuka baabwe abaawummula.

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Katikkiro asisinkanye abaami b’Amasaza, n’Abamyuka baabwe abaawummula.
Ekigendererwa kyensisinkano kwekubasiima emirimu gyebaakolera Obuganda era n’okubasaba okukolagana obulungi naabo abaabaddira mu bigere.
Katikkiro abadde wamu ne, Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro Owek Robert Waggwa Nsibirwa, Ssaabawolereza Owek Christopher Bwanika, Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek Patrick Luwagga Mugumbule, Owek Noah Kiyimba, Owek Joseph Kawuki.
Ensisinkano ebadde mu Butikkiro olwa leero.
Share.

Leave A Reply