Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 239 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Katikkiro asiimye abavubuka olw’obutatiririra Buganda

October 20, 2020 · Mubiru Ali

Katikkiro asiimye abavubuka olw’obutatiririra Buganda nebavaayo okulaga obutali bumativu ku bikolwa ebyakoleddwa nga bityoboola obuwangwa n’ennono.
Bino Katikkiro abitegeezezza abavubuka ba Buganda n’abakulembeze abamutwalidde ekiwandiiko nga kiraga obutali bumativu bwabwe ku bikolwa by’okukuba ttiyaggaasi ab’Embogo abaabadde ku butaka bwabwe e Mugulu ku Lwomukaaga.
Katikkiro alagidde abavubuka bulijjo okulwanirira ebintu ebibakwatako naddala obuwangwa n’ennono ng’Abaganda singa wabeerawo embeera yonna ebityoboola.