Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 461 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Katikkiro asabye Gavumenti ekendeeze ku misolo

May 9, 2022 · Mubiru Ali

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Engeri y’okukkakanyamu ebbeeyi y’ebintu eyekanamye kwe kusala ku musolo ogusoloozebwa ku buli kintu. Mungeri y’emu Gavumenti ekendeeze nekunsaasaanya yaayo nga esala ku bintu ebitetaagisa byeyonooneramu ssente. Wadde twaweereddwa amagezi tulye muwogo, kituufu tukikiriza muwogo mmere nnungi, ewooma era ereeta amaanyi naye n’omugaati twagala okugulyako, omusolo gukendezebweko omuntu asobole okulya neku mugaati. #BugandaLukiiko29