Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 143 listening Simba FM Live

Katikkiro alambudde ekifo awabadde Kanisa ya St. Peter’s eyamenyeddwa mu Ndeeba

August 14, 2020 · Mubiru Ali

Agambye nti amateeka tegateekeddwa kussibwa mu nkola mu ngeri eyesittaza oba esiikuula emmeeme z’abantu n’okubalemesa okweyagalira mwebyo mwebakkiririza. Amateeka gateekeddwa kuleeta butebenkevu. Omunutu okweyimba mu kanisa naagimenya aba n’obuvumu bwakitalo.
“Ettaka liriko n’oluzzi Kalinda, lukulu nnyo mu Nnono ya Buganda, amazzi agava mu luzzi luno geyambisibwa nga Kabaka atikkirwa e Naggalabi”.
“Ng’obwakabaka tusimbye mu ddiini kubanga Ssekabaka Muteesa yeyayita abaminsani, era ng’obwakabaka obutudde ku nnono n’obuwangwa tetwandyagadde kulaba nga ekikosa eddiini kikolebwa oba ekidobonkanya obuwangwa kibeerawo.” Bwategeezezza.