Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 237 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Katikkiro akyaddeko ku ssomero lya Gombe SSS

June 10, 2025 · Mubiru Ali
Mu kaweefube w’okutumbula eby’enjigiriza mu bwakabaka, Katikkiro Charles Peter Mayiga ne Minisita w’Ebyenjigiriza Oweek Choltilda Nakate Kikomeko, babitaddemu engatto neboolekera e Ssaza Butambala okulambula amasomero abiri, Gombe sss ne Kibibi sss.
Mu kaseera kano Katikkiro asookedde ku Gombe sss, gyalambuziddwa ekizimbe kya myaliiro 4 ekizimbibwa okusulamu abayizi abalenzi, wano asimbyewo omuti ogw’ekijjukizo era abayizi bamulaze ebintu eby’enjawulo byebakola n’emikono omuli; obuggyo, okutunga engoye n’engatto.
#ffemmwemmweffe