Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 150 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Katikkiro akomekkerezza olugendo lw’ennaku essatu lwabaddeko mu bizinga bye Buvuma

February 9, 2022 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga Katikkiro akomekkerezza olugendo lw’ennaku essatu lwabaddeko mu bizinga bye Buvuma. Katikkiro asoose kusisinkana baami ba Kabaka ab’egombolola ya Busamuzi wamu n’abakulembeze mu Gavumenti ya wakati ab’egombolola eyo.
Abategeezezza nti buvunaanyizibwa bwabwe okuzimba obuganda teri muntu webbali ajja bibakolera.
Oluvannyuma Katikkiro akyaddeko ku ssomero lya St. Mary’s Secondary School Buvuma naggulawo ekizimbe ekituumiddwa Teddy Administration Block. Essomero lya Mw. Vincent Katende ow’ebyokwerinda bya Kabaka.