Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 328 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Katikkiro agaddewo omusomo gw’abavubuka ku bulwadde bwa mukenenya

April 22, 2021 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nzigaddewo omusomo gw’abavubuka ku bulwadde bwa Mukenenya ku Hotel Africana ogwategekeddwa aba Uganda Network of Young People Living with HIV/AIDS (UNYPA).
Nyongedde okuburiza abavubuka naddala abasajja okwewala Mukenya ate n’obutakasiiga bakazi. Mbakubirizza bekebezenga okumanya weebayimiridde ku bulwadde buno.
Omusomo gwetabiddwamu Ambassador wa Sweden wamu ne Owek Dr. Prosperous Nankindu Kavuma”