Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 83 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Kati okuyingira mu Minisitule y’Ebyobulamu olina kubeera mugeme

October 21, 2021 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Ministry of Health- Uganda Emmanuel Ainebyona avuddeyo; “Abakozi n’abagenyi ku Minisitule y’Ebyobulamu kati okuyingira olina okulaga obukakafu nti wagemeddwa ngolaga Kkaadi oba Satifikeeti kwebakugemera. Kino kikoleddwa okukuuma abakozi okwewala okukwatibwa ekirwadde kya Ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19.”