Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 196 listening Simba FM Live

Kassiano Wadiri agenze mu ANT

July 30, 2020 · Mubiru Ali
Omubaka wa Arua Municipality Kassiano Wadiri yegasse ku kibiina kya Gen. Mugisha Muntu ekya Alliance for National Transformation-Uganda – ANT ngava mu kisinde ky’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ekya People Power – Uganda. Ono mukwogerakwe ategeezezza nti People Power ngombo nga abadde alina okufuna ekibiina.