Kasirye Ashraf agenda akuba ku matu – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
KASIRYE AGENDA AKUBA KU MATU;
Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olunaku lw’eggulo, nze ne Barbie  Kyagulanyi twakyalidde ku munaffe Kasirye Ashraf Saif-llah. Abo abamukuba bali bategese kumumalawo, wabula nga Katonda alina enteekateeka ze endala. Tekikirizika nti Ashraf agenda assuuka. Ekitiibwa kidde eri Katonda. Twebaza nnyo abasawo abamujanjabye okutuusa olwaleero. Neebaza nnyo abo bonna abatuwagidde okulaba nti tusasulira ebisale bye eby’eddwaliro ebyali ebingi ennyo.”
Share.

Leave A Reply