Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 491 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kasango wakuziikibwa Fort Portal Kkooti esazeewo

March 26, 2021 · Mubiru Ali
KKOOTI ESAZEEWO KUZIIKA KASANGO E FORT PORTAL:
Kyaddaaki Kkooti Enkulu mu Kampala ekirizza Mukyala Nice Bitarabeho Kasango okuziika bba Robert Aldrige Kasango e Fort Portal. Maama wa Kasango Rosie Kabasi yali yaddukira mu Kkooti nga awakanya ekya mutabani we okuziikibwa ku buko e Fort Portal, mukazi we kyeyali akalambiddeko ye nga ayagala kumuziika ku Kyalo Gweri, Burahaya mu Kabarole.