Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 212 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kanyamunyu asaliddwa ekibonerezo kya myaka 5

November 12, 2020 · Mubiru Ali
Mathew Kanyamunyu 43, asaliddwa ekibonerezo kya myaka 5 n’omwezi gumu oluvannyuma lw’okukiriza omusango gwa Manslaughter.
Bannamateeka we Peter Kabatsi asabye omulamuzi amukendereze ku kibonerezo nga agamba nti guno gwemulundi gwa Kanyamunyu ogusoose okuzza omusango, yagezaako okutaasa obulamu bw’omugenzi, alina puleesa, alina n’abaana 4 balabirira.