Kanyama eyataasiza Omubaka Kyagulanyi Poliisi emukutte

Poliisi ekutte Eddie Mutwe nga ono akola nga kanyama akuuma omubaka wa Kyaddondo East mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Kyagulanyi Ssentamu Robert. Omukwate yayambyeko omubaka Kyagulanyi okudduka ku Poliisi netamukwata ku lw’okusatu bweyali yekalakaasa olw’omusolo ku Mobile Money ne Social Media.
Poliisi egamba nti emisango giwerako gyegenda okuvunaana Eddie omuli okulumya omusirikale wa Poliisi, okulemesa Poliisi okukola omulimu gwayo wamu n’okubba empingu n’emirala mingi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
ebiwoobe bibuutikidde awagudde ennyonyi