Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Kansala wa People Power bamwokedde mu nnyumba e Kawempe
May 24, 2019 · Mubiru Ali
Kansala Rashid Ssebulime Munnakisinde kya People Power – Uganda eky’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asimattuse okufiira mu nnyumba e Kawempe mw’asula oluvannyuma lw’abantu abatannategeerekeka okugikumako omuliro. Ono ali muddwaliro ekkulu e Mulago ajanjabwa.