Kano kekaseera akokwegatta – Abed Bwanika

Abed Bwanika: “Nobert Mao teyandisobodde kubeera ‘Guild President’ wa Makerere University singa saali nze. Nze omu ku bantu abakulemberamu okunoonyeza Mao akalulu, ensi bw’ekyuuka Katonda alonda abakulembeze abapya. Eby’obufuzi mu Yuganda bikyuukidde ddala.
Katonda bwakyuusa embeera awa abantu okutegeera okwenjawulo mu kadde ako. Okutegeera gw’ekyasa kino kukolera wamu. Seekakasa bulungi oba njagala Mao oba Hon. Kyagulanyi Ssentamu aka @Bobi WIne, naye ngenda kukolagana nabo kuba kyekituufu okukola mu kadde kano.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Makerere University students continue strike.