Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 41 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Kankweza yakwatiddwa lwakuvuma Pulezidenti ne Gen. Muhoozi – Twiine

January 3, 2022 · Mubiru Ali

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku misango ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nti omuwandiisi w’ebitabo Kankweza Rukira Basaija yakwatiddwa lwakuvvoola Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu n’omuduumizi w’eggye lya UPDF eryokuttaka era mutabani w’omukulembeze w’eggwanga Gen. Muhoozi Kainerugaba ng’ayita ku mukutu gwa Twitter.