Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 266 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

kamya ne namugwanya mulekere awo okwebulankanya – kadaga

February 6, 2019 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Kadaga Alitwala avuddeyo nalabula Minisita wa Kampala Betty Olive Namisango Kamya wamu n’omumyuka we Benny Namugwanya nti okukubaganya ebirowoozo ku bbago ly’eteeka lya Kampala Capital City Authority – KCCA lyakugenda mu maaso wadde nga tebaliiwo singa banagenda mu maaso n’okwebulankanya entuula za Palamenti.
Ebbago lino ligenderera okulaba nga Loodi Meeya alondobwa ba Councilor so si Bannakampala era nga Minisita wa Kampala yakulira KCCA nga alina obuyinza bwonna.