Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 225 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kamunye ebadde edduka obuweewo esse babiri.

January 20, 2016 · Mubiru Ali

Kamunye ekola Taxie ekonye abantu babiri nebafa nga baakatuusibwa mu ddwaliro lye’ Mityana. Akabenje kano kagudde mu bitundu bye Nama mu disitulikiti ye Mityana ku luguudo olugenda e Mubende. Taxie namba UAY 597B ebadde eyisa lukulukana n’ekoona abantu babiri ababadde ku piki namba UDW 200D, nga badda Mubende, Paul Munyagwa abadde avuga ate ye omukyala tategeerekese mannya.

Bano baddusiddwa mu ddwaliro e Mityana  wabula nebafa nga baakatuusibwayo era emirambo gikyaliyo.