Kaliisoliiso wa Gavumenti mumulonda ddi? – Hon. Okupa

Omubaka wa Kasilo County Hon. Elijah Okupa avuddeyo nateeka Minisita avunaanyizibwa kubyekiramuzi wamu nesonga za Ssemateeka Major General Kahinda Otafiire annyonyole lwaki baluddewo okulonda Kaliisoliiso wa Gavumenti.
Omubaka agamba nti kyanaku nti ate n’omumyuuka we abadde akola emirimu naye kkontulakiti ye eggwaako mu wiiki bbiri zokka.
 
#PlenaryUg

Leave a Reply