Kadaga atabukidde Gavumenti ku nsonga z’abantu abomu lusanja

Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga alagidde Ssaabawolereza wa Gavumenti agende mu Palamenti ku lwokubiri lwa wiiki ejja annyonnyole engeri abatuuze b’e Lusanja gyebayinza okuyambibwamu. Kadaga agamba nti yewuunya lwaki Gavumenti tenavaayo kukwata wannyondo wa Kkooti eyakulemberamu abamenya amayumba g’abantu saako n’okwonoona ebintu byabwe.

 

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
empaka za miss curvy nziwagira – Sipiika