Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 631 listening Simba FM Live

KACITA ekunze abasuubuzi abakolera mu arcade okuddayo bakole

July 13, 2020 · Mubiru Ali
Ekibiina ekitaba abasuubuzi b’omu Kampala ekya Kampala Capital City Traders’ Association (KACITA) kivuddeyo nekifulumya ekiwandiiko ekikunga abasuubuzi bonna abakolera mu ‘arcade’ okuggulawo amaduuka gaabwe olunaku lw’enkya ku lw’okubiri nga 14-July-2020.
ย 
Okusinziira ku muwandiisi wa KACITA, Musoke Thaddeus agoba nti abasuubuzi bonna balina okugoberera ebiragiro ebyateekebwawo Minisitule y’Ebyobulamu Standard Operating Procedures (SOPs).