Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 407 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Akabenje katuze omu e Lugazi

March 13, 2018 · Mubiru Ali

Waliwo omukazi atategeerekese mannya ge afiiriddewo embulaga oluvannyuma lwa Bodaboda kw'abadde avugirwa okutomerwa emmotoka kika kya Noah mu kibuga ky'e Lugazi.

Omusasi waffe Livingstone Mpiima e Lugazi atutegeezezza nti Bodaboda omukyala ono kw'abadde atambulira n'emmotoka ebatomedde byonna bibadde biyingira kubuga kya Lugazi nga biva Kampala ewabula  ye omugoba wa Boda asimattuse akabenje kano era n'addusibwa mu ddwaliro ekkulu e Kawolo ng'apookya na biwundu.

Deo Mbabazi Mayor wa Munisipaali y'e Lugazi akakasizza akabenje kano. Kitalo !!