Kyaddaaki amaggye gavuddeyo negayimbula eyaliko omukubi w’ebikonde nakinku Justin Juuko the Destroyer oluvannyuma lw’enaku 19 zamaze mu kaduukulu.
Jjuujo ne munne Gary Paul Mayanja bakwatibwa Chieftaincy of Military Intelligence – CMI ku misango okuli okugezaako okulya mu nsi ye olukwe wamu n’okusangibwa n’emmundu etamuweebwa mu mateeka.
Jjuuko abadde alina okutwalibwa mu Kkooti y’amaggye esaawa yonna yateereddwa olunaku lw’eggulo. Kkooti yesigalizza ekyokumujjako emisango nga bwekyanoonyereza.
Amyuuka owebyamawulire wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Faruk Kirunda akaksizza ebbaluwa efulumiziddwa nga Pulezidenti awandiikira Minisita w`Ensonga zebweru Jejje Odongo ngamulagira okuwandiikira Gavumenti ya Bungereza okubawa obukakafu obulaga nti Sipiika Anita Among alina ennyumba mu Bungereza. ...
8
0
simbafm_ugMay 13
Kitalo! Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.
Kitalo! Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania. ...
12
3
simbafm_ugMay 13
Mukyala w`Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n`maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu. Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.
Mukyala w`Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n`maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu. Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti. ...
2

42
1
simbafm_ugMay 13
Olunaku olwaleero mu Program Olutindo ne Peter Kibazo tulina Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Mukono Municipality Hon. Betty Nambooze Bakireke. Tomusubwa 7pm - 8pm
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.