Breaking
News: Waliwo omulwanirizi weddembe avuddeyo nasuula emisanvu e Mpereerwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaaza ngalaga obutali bumativu bwe
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi avuddeo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe tewali agenda kutwala
News: Olwaleero mazaalibwa ga Creative Director Jimex Ssemanda aka Nannyinimutwe, Kibojjera ku Lwazi, Muzeeyi Mutiini.
Sports
Jurgen Klopp siwakubeera ku kisaawe nga Liverpool eyambalagana ne Chelsea
January 1, 2022 · Mubiru Ali
Kikakasiddwa nga omutendesi wa Liverpool FC Jürgen Klopp bwatagenda kubeera ku kisaawe olunaku lw’enkya bwebanaaba bambalagana ne Chelsea Football Club oluvannyuma lwokukeberebwa nazuulibwa nti alina ekirwadde kya ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa #COVID-19.